lke_mrk_text_reg/14/32.txt

1 line
301 B
Plaintext

\v 32 Awo ne baiza mu kifo eriina lyakyo Gesusemane: n'akoba abayigirizwa be nti Mutyame wano male okusaba. \v 33 N'atwala Peetero no Yakobo no Yokaana wamu naye, n'atandiika okuwuniikirira n'okweraliikirira einu. \v 34 N'abakoba nti Emeeme yange eriku enaku nyingi, gyaba kungita: mubbe wano, mumoge.