lke_mrk_text_reg/14/22.txt

1 line
454 B
Plaintext

\v 22 Awo bwe babbaire balya, n'atoola omugaati, awo bwe yamaliriire okwebalya n'agumenyamu, n'abawa, n'akoba nti Mutoole; guno niigwo omubiri gwange. \v 23 N'akwata ekikompe, awo bwe yamalire okweyanzia, n'abawa; ne bakinywaku bonabona. \v 24 N'akoba nti Guno niigwo musaayi gwange ogw'endagaanu, oguyiika olw'abangi. \v 25 Mazima mbakoba nti Tindinywa ate ku bibala ku muzabbibu, okutuusia ku lunaku ludi lwe ndigunywa omuyaka mu bwakabaka bwa Katonda.