lke_mrk_text_reg/13/17.txt

1 line
394 B
Plaintext

\v 17 Naye giribasanga abali ebida; n'abayokya mu naku egyo. \v 18 Musabe bireke okutuukira mu biseera eby'empewo. \v 19 Kubanga enaku egyo giribba gyo kuboneramu naku, nga tegibbangawo giti kasookede Katonda atonda ebyatondeibwe okutuusia atyanu, so tegiribba. \v 20 So singa Mukama teyasalire ku naku egyo, tewandirokokere mubiri gwonagwona: naye olw'abalonde be yalondere yagisalireku enaku.