lke_mrk_text_reg/11/17.txt

1 line
386 B
Plaintext

\v 17 N'ayegeresya, n'abakoba nti Tekyawandiikiibwe nti Enyumba yange yayetebwabwanga nyumba yo kusabirangamu amawanga gonagona? naye imwe mugifiire mpuku ya banyagi. \v 18 Bakabona abakulu n'abawandiiki bwe baakiwuliire, ne basala amagezi bwe bamwita: kubanga baamutiire, kubanga ebibiina byonabyona baawuniikiriire olw'okwegeresya kwe. \v 19 Awo buli kawungeezi yafulumanga mu kibuga.