lke_mrk_text_reg/11/15.txt

1 line
259 B
Plaintext

\v 15 Awo ne batuuka e Yerusaalemi, n'ayingira mu yeekaalu n'asooka okubbinga ababbaire batunda n'abagulira mu yeekaalu, n'afuundika emeeza ez'abawaanyisia efeeza, n'entebe gy'abo ababbaire batunda amayemba; \v 16 n'ataganya muntu okubitya ekibya mu yeekaalu.