lke_mrk_text_reg/11/07.txt

1 line
420 B
Plaintext

\v 7 Ne baleeta omwana gw'endogoyi eri Yesu, ne bagusuulaku engoye gyabwe; n'agwebagala. \v 8 Bangi ne baalirira engoye gyaabwe mu ngira; abandi ne baalirira amalagala g'emisaale, ge baatemere mu nimiro. \v 9 Ababbaire batangiire n'ababbaire bava enyuma ne batumulira waigulu nti Ozaana; Aweweibwe omukisa aiza mu liina lya Mukama: \v 10 Buweweibwe omukisa obwakabaka obwiza, obwazeiza waisu Dawudi: Ozaana waigulu einu.