lke_mrk_text_reg/10/43.txt

1 line
297 B
Plaintext

\v 43 Naye mu imwe tekiri kityo: naye buli ataka okubba omukulu mu imwe yabbanga muweereza wanyu; \v 44 na buli ataka okubba ow'olubereberye mu imwe yabbanga mwidu wa bonabona. \v 45 Kubanga mazima Omwana w'omuntu teyaizire kuweerezebwa, wabula okuweereza, n'okuwaayo obulamu bwe okununula abangi.