lke_mrk_text_reg/10/38.txt

1 line
393 B
Plaintext

\v 38 Naye Yesu n'abakoba nti Temumaite kye musaba. Musobola okunywa ku kikompe kye nywaku nze? oba okubatizibwa n'okubatiza kwe mbatizibwamu nze? \v 39 Ne bamukoba nti Tusobola. Yesu n'abakoba nti Ekikompe nze kye nywaku mulinywaku; n'okubatiza kwe mbatizibwamu nze mulibatizibwa; \v 40 naye okutyama ku mukono gwange omuliiro oba ku mugooda, ti niinze nkugaba, naye kw'abo be kwategekeirwe.