lke_mrk_text_reg/08/35.txt

1 line
265 B
Plaintext

\v 35 Kubanga buli ataka okulokola obulamu bwe alibugotya; na buli aligotya obulamu bwe ku lwange n'olw'enjiri alibulokola. \v 36 Kubanga kimugasa ki omuntu okulya ensi gyonagyona, n'okufiirwa obulamu bwe? \v 37 Kubanga omuntu yandiwaireyo ki okununula obulamu bwe?