1 line
403 B
Plaintext
1 line
403 B
Plaintext
\c 8 \v 1 Awo mu naku egyo, ebibiina bwe byayingire obungi ate, ne batabba na mere, n'ayeta abayigirizwa be n'abakoba nti \v 2 Nsaasira ebibiina, kubanga atyanu enaku isatu nga bali nanze, so babula mere; \v 3 bwe mbasiibula okwirayo nga basiibire enjala, bazirikira mu ngira; n’abandi bava wala. \v 4 Abayigiriwa be ne bamwiramu nti Omuntu yasobola atya okwikutya abantu bano emigaati wano mu idungu? |