lke_mrk_text_reg/07/17.txt

1 line
373 B
Plaintext

\v 17 Awo bwe yayingiire mu nyumba ng'aviire mu bibiina, abayigirizwa be ne bamubuulya olugero olwo. \v 18 N'abakoba nti mutyo mweena mubula magezi? Temutegeera nga kyonakyona ekiri ewanza bwe kiyingira mu muntu, tekisobola kumwonoona; \v 19 kubanga tekiyingira mu mwoyo gwe; naye mu kida kye, ne kibita ne kyaba mu kiyigo? Yatumwire atyo ng'alongoosa ebiriibwa byonabyona.