lke_mrk_text_reg/07/14.txt

1 line
259 B
Plaintext

\v 14 Ate n'ayeta ebibiina, n'abakoba nti Mumpulire mwenamwena, mutegeere; \v 15 wabula kintu ekiri ewanza w'omuntu ekiyingira mu iye, ekiyinza okumwonoona, naye ebintu ebiva mu muntu, ebyo niibyo byonoona omuntu. \v 16 Buli alina amatu ag'okuwulira, awulire.