lke_mrk_text_reg/06/53.txt

1 line
273 B
Plaintext

\v 53 Awo bwe baawungukire, ne baiza mu nsi ey'e Genesaleeti, ne bagoba eitale \v 54 Awo bwe baaviire mu lyato, amangu ago ne bamutegeera, \v 55 ne bairuka ne beetooloola mu nsi eyo yonayona, ne batandika okusitulira ku bitanda abalwaire okubaleeta we baawuliire nga aliwo.