\v 51 N'aniina mu lyato mwe babbaire, omuyaga ne gufa: ne bawuniikirira inu mukati mwabwe; \v 52 kubanga eby'emigaati tebaabitegeire, naye emyoyo gyabwe gyabbaire mikakanyavu.