lke_mrk_text_reg/06/48.txt

1 line
422 B
Plaintext

\v 48 Awo bwe yaboine nga bategana okuvuga, kubanga omuyaga gwabbaire gubafulumire mu maiso, mu kisisimuko eky'okuna eky'bwire n'aiza gye baali ng'atambulira ku nyanza; yabbaire ng'ayaba kubabitya: \v 49 naye ibo, bwe baamuboine ng'atambulira ku nyanza, ne balowooza nti kifaananyi, ne bakunga; \v 50 kubanga bonabona baamuboine, ne beeraliikirira. Naye amangu ago n'atumula nabo n'abakoba nti Mugume: niinze ono, temutya.