lke_mrk_text_reg/06/33.txt

1 line
273 B
Plaintext

\v 33 Ne bababona nga baaba, bangi ne babategeera, boona abaaviire mu bibuga byonabyona ne bairuka ku itale, ne babasookayo. \v 34 Bwe yaviire mu lyato n'abona ebibiina bingi, n'abasaasira, kubanga babbaire ng'entama egibula musumba; n'atandika okubegeresya ebigambo bingi.