lke_mrk_text_reg/06/30.txt

1 line
332 B
Plaintext

\v 30 Abatume ne bakuŋaanira awali Yesu; ne bamukobera ebigambo byonabyona, bye bakolere, ne bye bayegereserye. \v 31 N'abakoba nti Mwizee imwe mwenka kyama mu kifo ebula bantu muwumuleku katono. Kubanga waaliwo bangi abaiza n'abaaba, so ne batabba na ibbanga waire aw'okuliira. \v 32 Ne baabira mu lyato kyama mu kifo ebula bantu.