lke_mrk_text_reg/05/41.txt

1 line
366 B
Plaintext

\v 41 Awo n'akwata omukono gw'omuwala, n'amukoba nti Talusa kumi okutegeezebwa kwakyo nti muwala, nkukoba nti Golokoka. \v 42 Amangu ago omuwala n'agolokoka, n'atambula; kubanga yabbaire yaakamala emyaka ikumi n'aibiri. Amangu ago ne bawuniikirira okuwuniikirira kunene. \v 43 N'abakuutira inu buli muntu yenayena aleke okukimaaya ekyo: n'alagira okumuwa eky'okulya.