lke_mrk_text_reg/05/11.txt

1 line
308 B
Plaintext

\v 11 Awo ku lusozi wabbairewo eigana ly'embizi inene nga girya. \v 12 N'amwegayirira, ng'amukoba nti Tusindike mu mbizzi tugiyingiremu. \v 13 N'amwikirirya, Dayimooni n'avaamu, n'ayingira mu mbizi: eigana ne lifubutuka ne liserengetera ku ibbanga mu nyanza, gyabbaire ng'enkumi ibbiri, ne zifiira mu nyanza.