\v 24 N'abakoba nti Mwekuume kye muwulira: mu kipimo mwe mupimira mweena mwe mulipimirwa: era mulyongerwaku. \v 25 Kubanga, alina aliweebwa: n'abula alitoolebwaku n'ekyo ky'ali nakyo.