lke_mrk_text_reg/04/10.txt

1 line
357 B
Plaintext

\v 10 Awo bwe yabbaire yeka, abo ababbaire bamwetooloire n'eikumi n'ababiri ne bamubuulya ku ngero egyo. \v 11 N'abakoba nti Imwe mwaweweibwe ekyama ky'obwakabaka bwa Katonda: naye badi ab'ewanza, byonabyona bibabbeera mu ngero: \v 12 bwe babona babone, ne bateetegerezia; era bwe bawulira bawulire, ne batategeera; koizi baleke okukyuka era, okusonyiyibwa.