lke_mrk_text_reg/04/03.txt

1 line
272 B
Plaintext

\v 3 Muwulire; bona, omusigi yafulumire okusiga: \v 4 awo olwatuukire bwe yabbaire ng'asiga, egimu ne gigwa ku mbali kwe ngira enyonyi ne giiza ne gigirya. \v 5 N'egindi ne gigwa awali enjazi awabula itakali elingi; amangu ago ne gimera, kubanga eitakali teyabbaire iwanvu