lke_mrk_text_reg/03/07.txt

1 line
271 B
Plaintext

\v 7 Awo Yesu n'abayigirizwa be ne baaba ku nyanza, ebibiina bingi ne bimusengererya ebyaviire e Galiraaya n'e Buyudaaya \v 8 e Yerusaalemi ne Idumaya n'emitala wa Yoludaani, n'abaliraine e Ttuulo n'e Sidoni, ekibiina kinene, bwe baawuliire bye yakolere, ne baiza gy'ali.