lke_mrk_text_reg/02/15.txt

1 line
360 B
Plaintext

\v 15 Awo bwe yabbaire ng'atyaime mu nyumba y'oyo ng'alya, abawooza bangi n'ababbaire n'ebibbiibi ne batyama wamu no Yesu n'abayigirizwa be; kubanga babbaire bangi, abaabire naye. \v 16 Abawandiiki ab'omu Bafalisaayo bwe baamuboine ng'alya wamu n'abalina ebibbiibi n'abawooza, ne bakoba abayigirizwa be nti Alya era anywira wamu n'abawooza n'abalina ebibbiibi.