lke_mrk_text_reg/02/13.txt

1 line
242 B
Plaintext

\v 13 N'avaawo ate n'ayaba ku lubalama lw'enyaza; ebibiina byonabyona ne baiza w'ali, n'abegeresya. \v 14 Awo bwe yabbaire ng'abita, n'abona Leevi omwana wa Alufaayo ng'atyaime mu gwoolezio, n'amukoba nti Bita nanze. N'agolokoka n'abita naye.