\v 12 Awo Piraato n'airamu ate n'abakoba, nti Kale naamukola ntya gwe mweta Kabaka w'Abayudaaya? \v 13 Awo ne batumulira waigulu ate nti Mukomerere.