\v 27 Ate ne batuuka e Yerusaalemi; awo bwe yabbaire ng'atambula mu yeekaalu, ne baiza w'ali bakabona abakulu n'abawandiiki n'abakaire; \v 28 ne bamukoba nti Buyinza ki obukukozesia bino? Oba yani eyakuwaire obuyinza buno okukola bino?