\v 23 Awo Olwatuukire yabbaire ng'atambula mu nimiro ku lunaku lwa sabbiiti; abayigirizwa be ne batandika okwaba nga banoga ebirimba. \v 24 Abafalisaayo ne bamukoba nti bona, kiki ekibakozesya eky'omuzizo ku lunaku lwa sabbiiti?