\v 38 N'abakoba nti Twabe awandi mu bibuga ebiri okumpi mbuulire n'eyo; kubanga ekyo nookyo naiziriire. \v 39 N'ayingira mu makuĊ‹aaniro gaabwe mu Ggaliraaya yonayona, ng'abuulira ng'abbinga dayimooni.