\v 29 Amangu ago bwe baafulumire mu ikuŋŋaaniro ne baaba wamu no Yakobo no Yokaana mu nyumba ya Simooni ne Andereya. \v 30 Awo maaye wamuka Simooni yabbaire ng'agalamiire ng'alwaire omusujja; amangu ago ne bamukobera bw'ali: \v 31 n'aiza n'amukwata ku mukono n'amugolokosia, omusuja ne gumuwonaku, n'abaweereza.