\v 27 Ne beewuunya bonabona, ne beebuulyagana nga bakoba nti kiki kino? okwegeresya kuyaaka! alagira n'obuyinza dayimooni ne bamuwulira. \v 28 Amangu ago eitutumu lye ne libuna ensi yonayona eriraine Galiraaya.