Thu Feb 08 2024 04:11:47 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-02-08 04:11:48 +09:00
parent 8b86a72481
commit e88f9fcae4
9 changed files with 17 additions and 1 deletions

1
09/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 9 \v 1 N'abakoba nti Mazima mbakoba nti Ku bano abemereire wano waliwo abamu abatalirega ku kufa n'akatono; okutuusia lwe balibona obwakabaka bwa Katonda nga bwiza n'amaani. \v 2 Awo enaku omukaaga bwe gyabitirewo Yesu n'atwala Peetero no Yakobo no Yokaana, n'ayaba nabo ku lusozi oluwanvu bokka mu kyama: n'akyuusibwa mu maiso gaabwe. \v 3 Engoye gye ne gyakaayakana ne gitukula inu; so nga wabula mwozi ku nsi ayinza okugitukulya atyo.

1
09/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Awo Eriya no Musa ne baboneka; era babbaire batumula no Yesu. \v 5 Peetero n'airamu, n'akoba Yesu nti Labbi, niikyo ekisa ife okubba wano; kale tusiisire ensiisira isatu; eimu yiyo, n'eimu ya Musa, n'eimu ya Eriya. \v 6 Kubanga yabbaire tamaite ky'eyairamu; kubanga babbaire batiire inu.

1
09/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Awo ekireri ne kiza ne kibasiikirizia; eidoboozi ne lifuluma mu kireri nti Ono niiye Mwana wange omutakibwa: mumuwulire. \v 8 Bwe baakebukire amangu ago, ne batabona muntu ate wabula Yesu yenka nabo.

1
09/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Awo bwe babbaire baika ku lusozi, n'abakuutira baleke okukoberaku omuntu bye baboine, okutuusia Omwana w'omuntu lw'alizuukira mu bafu. \v 10 Ne bakyekuuma ekigambo ekyo nga beebuuzaganya bonka nti Okuzuukira mu bafu kulibba kutya?

1
09/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Ne bamubuulya nga bakoba nti Abawandiiki batumula nti kigwana Eriya okusooka okwiza. \v 12 N'abakoba nti Eriya y'asookere okwiza, n'alongoosa byonabyona: era kyawandiikiirwe kitya Omwana w'omuntu okubonyaabonyezebwa ebingi n'okunyoomebwa? \v 13 Naye mbakoba nti Eriya yamalire okwiza, era baamukolere buli kye batakire, nga bwe kyamuwandiikiirwe

1
09/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Awo bwe baatuukire eri abayigirizwa be, ne babona ekibiina kinene nga kibeetooloire, n'abawandiiki nga babasokaasoka. \v 15 Amangu ago ekibiina kyonakyona bwe kyamuboine, ne beewuunya inu, ne bairuka gy'ali ne bamusugirya. \v 16 N'ababuulya nti Mubasokaasoka lwaki?

1
09/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Omumu mu kibiina n'amwiramu nti Omwegeresya, nkuleeteire omwana wange, aliku dayimooni atatumula; \v 18 buli gy'amutwala, amukubba ebigwo; abimba eiyovu, aluma amainu, akonvuba: nkobere abayigirizwa bo bamubbinge; ne batasobola. \v 19 N'abairamu, n'akoba nti Imwe ab'emirembe egitaikirirya, ndituusa waaina okubba naimwe? ndituusa waina okubagumiinkiriza? mumundeetere.

1
09/20.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 20 Ne bamuleeta gy'ali: awo bwe yamuboine, amangu ago dayimooni n'amutaagulataagula inu; n'agwa wansi, ne yeekulungula, ng'abbimba eiyovu. \v 21 N'abuula itaaye nti Obulwaire buno kasookedde bumukwata ibbanga ki? N'akoba nti Bwo mu butobuto. \v 22 Emirundi mingi ng'amusuula mu musyo ne mu maizi okumwita: naye oba ng'oyinza, tusaasire, otubbeere

View File

@ -178,6 +178,14 @@
"08-33",
"08-35",
"08-38",
"09-title"
"09-title",
"09-01",
"09-04",
"09-07",
"09-09",
"09-11",
"09-14",
"09-17",
"09-20"
]
}