Thu Feb 08 2024 03:15:35 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-02-08 03:15:36 +09:00
parent 71265a7821
commit 7f7b0095b7
5 changed files with 9 additions and 1 deletions

1
06/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 6 \v 1 N'avaayo; n'aiza mu nsi y'ewaabwe; abayigirizwa be ne baaba naye. \v 2 Awo sabbiiti bwe yatuukiire, n'atandika okwegeresya mu ikuŋaaniro: abangi bwe baamuwulira ne bawuniikirira, nga bakoba nti Ono ebyo yabitoire wa? era nti Magezi ki gano ge yaweweibwe ono, era eby'amagero ebyenkaniire wano ebikolebwa mu mikono gye? \v 3 Ti niiye ono omubaizi, omwana wa Malyamu, mugande wa Yakobo, no Yose, no Yuda no Simooni? Ne bainyina tetuli nabo wano ewaisu? Ne bamwesitalaku.

1
06/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Yesu n'abakoba nti Nabbi tabulwa ekitiibwa wabula mu nsi ye wabwe, no mu kika kye, ne mu nyumba ye. \v 5 So teyasoboire kukolerayo kya magero kyonakyona, naye yateekere emikono gye ku balwaire batono, n'abawonya. \v 6 Ne yeewuunya olw'obutaikirirya bwabwe. Ne yeetooloola mu mbuga enjuyi gyonagyona ng'ayegeresya.

1
06/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 N'ayeta gy'ali eikumi n'ababiri, n'atanula okubatuma babiri babiri; n'abawa obuyinza ku dayimooni; \v 8 n'abalagira obutatwala kintu kyo mu ngira wabula omwigo gwonka; ti mere, waire ensawo, waire ebikomo mu nkoba gyaabwe, \v 9 naye nga banaanikire engaito; era temuvaalanga kanzo ibiri.

1
06/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 N'abakoba nti Buli nyumba yonayona mwe muyingiranga mubbenga omwo okutuusia lwe mulivaayo. \v 11 Na buli kifo kyonakyona ekitalibaikirirya, obutabawulira, bwe muvangayo, mukunkumulanga enfuufu eri mu bigere byanyu okubba omujulizi gye bali.

View File

@ -122,6 +122,10 @@
"05-36",
"05-39",
"05-41",
"06-title"
"06-title",
"06-01",
"06-04",
"06-07",
"06-10"
]
}