Thu Feb 08 2024 03:59:43 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-02-08 03:59:44 +09:00
parent 7d3b38a558
commit 639cdea18e
5 changed files with 8 additions and 1 deletions

1
08/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 8 \v 1 Awo mu naku egyo, ebibiina bwe byayingire obungi ate, ne batabba na mere, n'ayeta abayigirizwa be n'abakoba nti \v 2 Nsaasira ebibiina, kubanga atyanu enaku isatu nga bali nanze, so babula mere; \v 3 bwe mbasiibula okwirayo nga basiibire enjala, bazirikira mu ngira; nabandi bava wala. \v 4 Abayigiriwa be ne bamwiramu nti Omuntu yasobola atya okwikutya abantu bano emigaati wano mu idungu?

1
08/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 N'ababuulya nti Mulina emigaati imeka? Ne bamukoba nti Musanvu. \v 6 N'alagira ebibiina okutyama wansi: n'akwata emigaati omuanvu, ne yeebalya, n'amenyamu, nawa abayigirizwa be, okugiteeka mu maiso gaabwe; ne bagiteeka mu maiso g'ekibiina.

1
08/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Era babbaire balina obw'enyanza butono: n'abwebalya, nalagira n'obwo okubuteeka mu maiso gaabwe. \v 8 Ne balya ne baikuta, ne bakuŋaanya obukunkumuka bwasigairewo ebiibo musanvu. \v 9 Babbaire ng'enkumi ina: n'abasiibula. \v 10 Amangu ago n'asaabala mu lyato n'abayigirizwa be, n'aiza ku njuyi egy'e Dalumanusa.

1
08/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Abafalisaayo ne bafuluma ne baiza, ne batanula okumusokaasoka, nga basagira gy'ali akabonero akava mu igulu, nga bamukema. \v 12 N'asinda inu mu mwoyo gwe, nakoba nti ab'Emirembe gino basagira ki akabonero? mazima mbakoba nti ab'Emirembe gino tebaliweebwa kabonero. \v 13 N'abaleka, n'asaabala ate n'agenda emitala w'edi.

View File

@ -161,6 +161,9 @@
"07-31",
"07-33",
"07-36",
"08-title"
"08-title",
"08-01",
"08-05",
"08-07"
]
}