Thu Feb 08 2024 03:49:39 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-02-08 03:49:40 +09:00
parent 4fdde500d8
commit 12fedfd28f
8 changed files with 15 additions and 1 deletions

1
07/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 naye imwe mutumula nti Omuntu bw'akoba itaaye oba maye nti Kyonakyona kye nandikuwaire okukugasa iye Kolubaani, ekitegeezebwa nti Kitone kya Katonda; \v 12 temukaali mumuganya kukolera ekintu itaaye oba maye; \v 13 mudibya ekigambo kya Katonda olw'obulombolombo bwanyu, bwe mwayegereseibwe: era mukola ebigambo ebindi bingi ng'ebyo.

1
07/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Ate n'ayeta ebibiina, n'abakoba nti Mumpulire mwenamwena, mutegeere; \v 15 wabula kintu ekiri ewanza w'omuntu ekiyingira mu iye, ekiyinza okumwonoona, naye ebintu ebiva mu muntu, ebyo niibyo byonoona omuntu. \v 16 Buli alina amatu ag'okuwulira, awulire.

1
07/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Awo bwe yayingiire mu nyumba ng'aviire mu bibiina, abayigirizwa be ne bamubuulya olugero olwo. \v 18 N'abakoba nti mutyo mweena mubula magezi? Temutegeera nga kyonakyona ekiri ewanza bwe kiyingira mu muntu, tekisobola kumwonoona; \v 19 kubanga tekiyingira mu mwoyo gwe; naye mu kida kye, ne kibita ne kyaba mu kiyigo? Yatumwire atyo ng'alongoosa ebiriibwa byonabyona.

1
07/20.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 20 N'akoba nti Ekiva mu muntu; niikyo kyonoona omuntu. \v 21 Kubanga mukati, mu myoyo gy'abantu, muvaamu ebirowoozo ebibbiibi, obukaba, \v 22 okwibba, okwita, obwenzi, okwegomba: Obubbiibi, obukuusa, obuluvu, eriiso eibbiibi, obuvooli, amalala, obusiru; \v 23 ebibbiibi ebyo byonabyona biva mukati ne byonoona omuntu:

1
07/24.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 24 N'agolokoka, n'avaayo n'ayaba ku butundu ebye Tuulo n'e Sidoni. N'ayingira mu nyumba n'atataka muntu kutegeera, so n'atasobola kwegisa. \v 25 Naye amangu ago omukali eyabbaire muwala we eyabbaireku dayimooni, bwe yamuwuliire n'aiza n'afukamira ku bigere bye. \v 26 Omukali yabbaire Muyonaani eigwanga lye mu Musulofoyiniiki. N'amwegayirira okugoba dayimooni ku muwala we.

1
07/27.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 27 N'amugamba nti Leka abaana bamale okwikuta kubanga ti kisa okukwata emere y'abaana okugisuulira embwa. \v 28 Naye nti nairamu n'amukoba nti Niiwo awo Mukama wange n'embwa giriira wansi w'emeeza obukunkumuka bw'abaana

1
07/29.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 29 N'amukoba nti Olw'ekigambo ekyo, weirireyo; dayimooni aviiree ku muwala wo. \v 30 N'airayo mu nyumba iye, n'asanga omuwala ng'agalamiziibwe ku kitanda, no dayimooni ng'amuviireku.

View File

@ -150,6 +150,13 @@
"07-02",
"07-05",
"07-06",
"07-08"
"07-08",
"07-11",
"07-14",
"07-17",
"07-20",
"07-24",
"07-27",
"07-29"
]
}