|
\v 15 Nkaali njaba okuleeta gy'oli, iwe abba mu Malesa, oyo aliba wenne iwe; ekitiibwa kya Isiraeri kirituuka era ku Adulamu. \v 16 Weemwe osalire enziiri abaana abakusanyusa; gaziya empaata kyo ng'eikokoma; kubanga bakutoleibweku babire mu kusibibwa. |