lke_mat_text_reg/25/31.txt

1 line
333 B
Plaintext

\v 31 Naye Omwana w'omuntu bw'aliizira mu kitiibwa kye, na bamalayika bonabona nga bali naye, awo bw'alityama ku ntebe ey'ekitiibwa kye: \v 32 n'amawanga gonagona galikuŋaanyizibwa mu maiso ge; naye alibawulamu ng'omusumba bw'ayawulamu entama n'embuli: \v 33 entama aligiteeka ku mukono gwe omuliiro, naye embuli ku mukono omugooda.