lke_mat_text_reg/07/07.txt

1 line
272 B
Plaintext

\v 7 Musabe, muliweebwa; musagire, mulibona; mukonkone, muligulirwawo: \v 8 kubanga buli muntu asaba aweebwa; asagira abona; ekonkona aligulirwawo. \v 9 Oba muntu ki mu imwe, omwana we bw'alimusaba emere, alimuwa eibbaale; \v 10 oba bw'alisaba ekyenyanza, alimuwa omusota?