\v 8 Naye, bwe yaweereirwe maye, n'akoba nti Mpeera wano mu lujo omutwe gwa Yokaana Omubatiza. \v 9 Kabaka n'alumwa; naye olw'ebirayiro bye, n'olw'abo ababbaire batyaime nga balya naye, n'alagira okugumuwa;