Mon Jan 29 2024 15:23:12 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-01-29 15:23:13 +09:00
parent fc8c038345
commit ded49908df
8 changed files with 17 additions and 5 deletions

View File

@ -1,4 +1 @@
\v37 Awo abatuukirivu balimwiramu nga bakoba nti Mukama waisu, twakuboine di ng'olina enjala ne tukuliisia? oba ng'olina enyonta ne tukunywisya?
\v38 Era twakuboine di ng'oli mugeni ne tukugonia? oba ng'oli bwereere ne tukuvaalisia?
39 Era twakuboine di ng'oli mulwaire, oba mu nvuba, ne twiza tukubona?
40 No Kabaka aliramu alibakoba nti Mazima mbakoba nti Nga bwe mwakokere omumu ku abo bagande bange abasinga obutotobuto, mwakikolere ninze.
\v 37 Awo abatuukirivu balimwiramu nga bakoba nti Mukama waisu, twakuboine di ng'olina enjala ne tukuliisia? oba ng'olina enyonta ne tukunywisya? \v 38 Era twakuboine di ng'oli mugeni ne tukugonia? oba ng'oli bwereere ne tukuvaalisia? \v 39 Era twakuboine di ng'oli mulwaire, oba mu nvuba, ne twiza tukubona? \v 40 No Kabaka aliramu alibakoba nti Mazima mbakoba nti Nga bwe mwakokere omumu ku abo bagande bange abasinga obutotobuto, mwakikolere ninze.

1
25/41.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 41 Awo libakoba boona abali ku mukono gwe omugooda nti Muveewo we ndi, imwe abaakolimiurwe, mwabe mu musyo ogutawaawo ogwateekeirweteekeirwe Setaani na bamalayika be: \v 42 kubanga nabbaire enjala, temwampaire kyokulya: nabbaire enyonta, temwanywisirye: \v 43 nabbaire mugeni, temwangonerye: nabbaire bweeere, temwanvalisirye: mullwaire, no mu nvuba, temwanambwire.

1
25/44.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 44 Awo boona baliiramu, nga bakoba nti Mukama waisu, twakuboine di ng'olina enjala, oba ng'olina enyonta, oba mugeni, oba bweeere, oba mulwaire, oba mu nvuba, ne tutakuweererya? \v 45 Awo alibaramu, ng'agamba nti Mazima nbagamba nti Nga bwe mutaakolere omumu ku abo abasinga obutotobuto, temwakikolere niinze. \v 46 Ne bano balyaba mu kibonerezo ekitawaawo; naye abatuukirivu baligenda mu bulamu obutawaawo.

1
26/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 26 \v 1 Awo olwatuukire Yesu bwe yamalire ebigambo ebyo byonabyona, n'akoba abayigirizwa be nti \v 2 Mumaite nti olw'eibiri walibbaawo Okubitaku, n'Omwana w'omuntu aliweebwayo okukomererwa.

1
26/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Awo bakabona abakulu n'abakaire b'abantu ne bakuŋaanira mu kigango kya kabona asinga obukulu, eyayeteibwe Kayaafa; \v 4 ne bateeseza wamu Yesu okumukwatisya amagezi, bamwite. \v 5 Naye ne bakoba nti Tuleke okumukwatira ku lunaku olukulu, abantu baleke okukaayana.

4
26/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1,4 @@
\v6 Naye Yesu bwe yabbaire mu Bessaniya, mu nyumba ya Simooni omugenge,
\v7 omukali n'aiza gy'ali, eyabbaire n'ecupa ey'amafuta ag'omusita ag'omuwendo omungi einu, n'agamufuka ku mutwe, ng'atyaime alya.
8 Naye abayigirizwa bwe baboine, ne banyiiga ne bakoba nti Gafiirire ki gano?
9 Kubanga gano singa gatundiibwe gandiviiremu ebintu bingi, okuwa abaavu.

1
26/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 26

View File

@ -426,6 +426,12 @@
"25-26",
"25-28",
"25-31",
"25-34"
"25-34",
"25-37",
"25-41",
"25-44",
"26-title",
"26-01",
"26-03"
]
}