lke_mat_text_reg/20/17.txt

1 line
397 B
Plaintext
Raw Permalink Normal View History

\v 17 Yesu bwe yabbaire ng'ayambuka okwaba e Yerusaalemi, n'atwala abayigirizwa eikumi n'ababiri kyama, n'abakobera mu ngira nti \v 18 Bona, twambuka twaba e Yerusaalemi; n'Omwana w'omuntu aliweebwayo mu bakabona abakulu n'abawandiiki; boona balimusalira omusango okumwita, \v 19 era balimuwaayo mu b'amawanga okumuduulira, n'okumukubba, n'okumukomerera: kaisi n'azuukizibwa ku lunaku olw'okusatu.