lke_mal_text_reg/01/04.txt

1 line
350 B
Plaintext

\v 4 Kubanga Edomu atumula nti Tukubbiibwe wansi, naye tuliira ne tuzimba ebifo ebyazikire; ati bw'atumula Mukama w'eigye nti Ibo balizimba, naye nze ndyabya: era abantu babeetanga nti Nsalo yo bubbiibi, era nti Bantu Mukama b'anyiigira enaku gyonagyona. \v 5 Era amaiso ganyu galibona, ne mutumula nti Mukama agulumizibwe okusuka ensalo ya Isiraeri.