lke_mal_text_reg/04/04.txt

1 line
347 B
Plaintext

\v 4 Mwijukire amateeka ga Musa omwidu wange, ge namulagiririire ku Kolebu olwa Isiraeri yenayena, ebiragiro n'emisango. \v 5 Bona, ndibatumira Eriya nabbi olunaku olukulu olw'entiisia olwa Mukama nga lukaali kutuuka. \v 6 Era alikyusya omyoyo gwa baitawabwe eri abaana, n'omwoyo gw'abaana eri bakitawabwe; ndeke okwiza ne nkubba ensi n'ekikolimo.