lke_mal_text_reg/04/01.txt

1 line
533 B
Plaintext

\c 4 \v 1 Kubanga, bona, olunaku lwiza, lwokya ng'ekikoomi; n'ab'amaala bonabona n'abo bonabona abakola okubbiibi balibba bisasiro: awo olunaku olwiza lulibookyerya dala, bw'atumula Mukama w'eigye, obutabalekerawo kikolo waite eitabi. \v 2 Naye imwe abatya eriina lyange eisana ery'obutuukirivu eriribaviirayo nga lirina okuwonya mu biwaawa byayo, kale mulifuluma ne muligita ng'enyana ez'omu kisibo. \v 3 Era muliniinirira ababbiibi; kubanga baliba ikoke wansi w'ebigere byanyu, ku lunaku lwe ndikoleraku, bw'atumula Mukama w'eigye.