\v 16 Awo abo abaatya Mukama ne batumulagana bonka na bonka: Mukama n'awulisisya n'awulira, ekitabo eky'okujukirya ne kibawandiikirwa mu maiso ge abo abaatya Mukama ne balowooza eriina lye.