lke_mal_text_reg/03/13.txt

1 line
421 B
Plaintext

\v 13 Ebigambo byanyu byabanga biwaganyali eri nze, bw'atumula Mukama. Era naye mutumula nti Twakutumwireku tutya? \v 14 Mwatumwire nti Okuweereza Katonda kwo bwereere: era kugasa ki nga tukwaite ebyo bye yakuutiire, era nga tutambuliire mu maiso ga Mukama w'eigye nga tutokootereire? \v 15 Era atyanu ab'amalala betweeta ab'omukisa: niiwo awo, ibo abakola obubbiibi bazimbibwa; niiwo awo, bakema Katonda ne bawonyezebwa.