lke_mal_text_reg/03/10.txt

1 line
535 B
Plaintext

\v 10 Muleete ekitundu eky'eikumi ekiramba mu igwanika, enyumba yange ebbemu emere, era munkeme nakyo, bwatumula Mukama w'eigye, oba nga tindibaigulirawo ebituli eby'omu igulu, ne mbafukira omukisa, ne watabba na ibanga wegulibba. \v 11 Era ndinenya omuli ku lwanyu, so talizikirirya bibala bye itakali lyanyu; so n'omuzabbibu gwanyu tegulikunkumula bibala byagwo mu nimiro entuuko nga gikaali kutuuka, bw'atumula Mukama w'eigye. \v 12 Era amawanga gonagona galibeeta bo mukisa: kubanga mulibba nsi esanyusa, bw'atumula Mukama w'eigye.