lke_mal_text_reg/03/06.txt

1 line
281 B
Plaintext

\v 6 Kubanga nze Mukama tinkyuka: imwe, bataane ba Yakobo, kyemuva muleka okumalibwawo. \v 7 Okuva ku naku gya bazeiza banyu nga mukyuka okukyama mu biragiro byange, so temubikwatanga: Mwire gye ndi, nzeena naira gye muli, bw'atumula Mukama w'eigye. Naye mutumula nti Twaira tutya?