Wed Oct 04 2023 18:20:46 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2023-10-04 18:20:47 +09:00
parent 91528904ad
commit 9d6e772092
5 changed files with 9 additions and 1 deletions

1
04/38.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 38 N'ayimuka n'ava mu ikuŋaaniro n'ayingira mu nyumba ya Simooni. Awo maye wa muka Simooni yabbaire ng'akwatiibwe omusuja mungi, ne bamwegayirira ku lulwe. \v 39 N'ayimirira w'ali, n'aboggolera omusuja; ne gumuwonaku amangu ago n'agolokoka n'abaweereza.

1
04/40.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 40 Awo eisana bwe lyabbaire ligwa, bonabona ababbaire abalwaire ab'endwaire ezitali gimu ne babamuleetera, buli mumu ku abo n'amuteekaku emikono gye, n'abawonya. \v 41 Na badayimooni ne babavaaku bangi, ne bakunga nga bakoba nti Iwe oli Mwana wa Katonda: N'ababoggolera, n'atabaganya kutumula, kubanga baamanyire nga Niiye Kristo:

1
04/42.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 42 Awo obwire bwe bwakyeire, n'avaayo n'ayaba mu kifo ebula bantu: ebibiina ne bimusaagira ne baiza w'ali, ne bataka okumugaana aleke okubavaaku. \v 43 Naye n'abakoba nti Kiŋwaniire okubuulira enjiri ey'obwakabaka bwa Katonda no mu bibuga ebindi; kubanga kye kyantumirye. \v 44 Awo nabuuliranga mu makuŋaaniro g'e Galiraaya.

1
05/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 5

View File

@ -106,6 +106,10 @@
"04-28",
"04-31",
"04-33",
"04-35"
"04-35",
"04-38",
"04-40",
"04-42",
"05-title"
]
}