lke_jhn_text_reg/03/01.txt

1 line
287 B
Plaintext

\c 3 \v 1 Awo wabbairewo omuntu ow'omu Bafalisaayo, eriina lye Nikoodemu, mwami mu Bayudaaya: \v 2 oyo n'aiza gy'ali obwire, n'amukoba nti Labbi, tumaite nti oli mwegeresya eyaviire eri Katonda: kubanga wabula muntu ayinza okukola obubonero buno bw'okola iwe, wabula Katonda ng'ali naye.